POLIISI EYOZAAYOZA KABAKA OKUTUUKA KU MATIKKIRA AG’OMULUNDI OGW’AMAKUMI ASATU
Sabadumizi wa poliisi mu gwanga n’obukulembeze bwa poliisi, bayozaayoza Ssabasajja Kabaka wa Buganda okutuuka ku matikiira ag’omulundi ogw’awakumi asatu (30), ng’atudde ku Namulondo ya Bajjajja be, alamula Obuganda. Twagala okukulisa abantu bonna abali mu Buganda okugobereran’okuwuliriza Kabaka mu ngeri gy’abalamulamu obulungi. Ssabasajja Kabaka atambulidde wamu ne Uganda mu nkulakulana ezitali zimu; okuli okukuba ensiira z’ebyobulamu, […]
Continue Reading
